Enyanjula

Location
This content cannot be displayed unless you click "Accept" to consent to cookies.
Only accept external content cookies

Tukukwaniriza omweka ya Baruuli n'aBanyala. ABaruuli - n'aBanyala okusinga babba mu bitundu ebiri akati omu iyanga lya Uganda n'omu bitundu ebyerereire enyanja ya Kyoga(Kyagwire), nka e Nakasongola, Kayunga, Kiryandongo, Luweero, Buyende, n'omu bitundu ebindi ebya iyanga. Abakusinga obwingi balumi, baliisya, n'abandi bategi, babumbi, basubuli n'emirimu egindi. Nga tulyamwe, tukwaba okubona biki bye tukola, tuboneku n'ebyabuwangwa bwaiswe, ebyawankiibwe ebya baibuli, obutambi bwa kuwuliirya ne sineema.

Okubona emaapu egikoto nyiga akapesa

Your encouragement is valuable to us

Your stories help make websites like this possible.